Deuteronomy 27:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'abakadde mu Yisirayeli baalagira abantu nti: “Mukwatenga ebiragiro byonna bye mbalagira olwa leero.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa ng’ali n’abakulu abakulembeze ba Isirayiri n’alagira abantu nti, “Ebiragiro byonna bye mbategeeza leero mubikuumenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'abakadde ba Isiraeri, ne balagira abantu, nga boogera nti, “Mwekuumenga ebiragiro byonna bye mbalagira leero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa, ng'ali wamu n'abakulembeze ba Yisirayeli, n'agamba abantu nti: “Mukuumenga ebiragiro byonna bye mbawa olwaleero.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa n'abakadde ba Isiraeri, ne balagira abantu, nga boogera nti Mwekuumenga ekiragiro kyonna kye mbalagira leero.