Deuteronomy 27:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo era Musa n'alagira abantu nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku lwe lumu Musa yakuutira abantu bw’ati nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'akuutira abantu ku lunaku olwo, ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'akuutira abantu ku lunaku olwo ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa n'akuutiira abantu ku lunaku olwo, ng'ayogera nti