Deuteronomy 27:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaleevi balyogera eri buli Muyisirayeli mu ddoboozi ery'omwanguka nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abaleevi balirangirira n’eddoboozi ddene eri abantu bonna Abayisirayiri nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaleevi balyogera ebigambo bino byonna eri abasajja bonna aba Isiraeri n'eddoboozi eddene nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaleevi baligamba Abayisirayeli bonna mu ddoboozi ery'omwanguka nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale Abaleevi baliddamu ne bagamba abasajja bonna aba Isiraeri n'eddoboozi ddene nti