Deuteronomy 27:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oweererezangayo ebitambiro eby'okussa ekimu, n'olya, n'ojaguliza eyo mu maaso g'Omukama Katonda wo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oliwaayo ebiweebwayo olw’emirembe, n’obiriira eyo ng’osanyukira mu maaso ga Mukama Katonda wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era munaasalanga ebiweebwayo olw'emirembe, ne mubiriira eyo, ne musanyukira mu maasa ga Mukama Katonda wammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaatambiranga ebiweebwayo olw'okutabagana, ne muliira eyo, ne musanyukira mu maaso ga Mukama Katonda wammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era onoosalanga ebiweebwayo olw'emirembe, n'oliiranga eyo; era onoosanyukiranga mu maaso ga Mukama Katonda wo.