Deuteronomy 28:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo amawanga gonna ag'omu nsi galiraba nti oyitibwa linnya lya Mukama, ne gakutya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno abantu ab’omu mawanga gonna ag’ensi balitegeera nga bw’oyitibwa erinnya lya Mukama era banaakutyanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gonna ag'oku nsi bwe ganaalabanga ng'otuumiddwa erinnya lya Mukama; ganaakutyanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo amawanga gonna ag'oku nsi ganaabatyanga mmwe, nga galaba Mukama abayita babe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo amawanga gonna ag'oku nsi ganaalabanga ng'otuumiddwa erinnya lya Mukama; ne gakutyanga: