Deuteronomy 28:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oligwa eddalu olw'ebyo by'oliraba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso go bye ganaalabanga binaakusuulanga eddalu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennaku eyo gy'onoolabanga eneekulalusanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ennaku gye mulaba eryoke ebasuule eddalu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'okulaluka n'olaluka olw'okulaba kw'amaaso go kw'onoolabanga.