Deuteronomy 28:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
eggwanga eritunuza entiisa, eritassa kitiibwa mu mukadde, eritasaasira mwana muto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Liribeera eggwanga erijjudde obukambwe mu maaso, eritassaamu kitiibwa bantu bakulu wadde okusaasira abato.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo baliba bakambwe, nga tebatya bakadde, wadde okusaasira abaana abato.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo baliba bakambwe, abatafa ku bakadde, wadde okusaasira abaana abato.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eggwanga ery'obwenyi obukambwe, eritalitya maaso ga bakadde, so teririsaasira bato: