Deuteronomy 28:58 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Singa tolikwata n'otuusa ebigambo byonna ebiwandiikiddwa mu kitabo kino, n'ototya linnya lino ery'ekitiibwa era ery'entiisa, Omukama Katonda wo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’otoogonderenga na bwegendereza ebigambo byonna ebiri mu mateeka gano, ebiwandiikiddwa mu kitabo kino, n’ototya era n’otossaamu kitiibwa erinnya lino ery’ettendo era ery’entiisa, eriyitibwa: Mukama Katonda wo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'otookwatenga ebiri mu mateeka gano gonna agawandiikiddwa mu kitabo kino n'obituukiriza, era bw'otatyenga linnya lya Mukama Katonda wo ery'ekitiibwa era ery'entiisa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe mutaakwatenga biri mu mateeka gano gonna agawandiikiddwa mu kitabo kino ne mugatuukiriza, era bwe mutaatyenga linnya lya Mukama Katonda wammwe, ery'ekitiibwa era ery'entiisa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'otookwatenga bigambo byonna eby'omu mateeka gano ebiwandiikiddwa mu kitabo kino okubikolanga, olyoke otyenga erinnya lino ery'ekitiibwa era ery'entiisa, Mukama Katonda wo;