Deuteronomy 28:61 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama era alikuleetera n'endwadde zonna n'obubenje ebitawandiikiddwa mu Kitabo ky'Etteeka kino okutuusa ng'ozikiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Mukama anaakuleeteranga endwadde eza buli ngeri, n’ebibonoobono ebitawandiikiddwa mu Kitabo eky’Amateeka gano, okutuusa lw’olizikirizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era anaakuleeteranga buli ndwadde, n'okubonaabona ebitawandiikiddwa mu kitabo eky'amateeka gano, okutuusa lw'olizikirizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era anaabaleeteranga buli ndwadde n'okubonaabona ebitawandiikiddwa mu kitabo kya mateeka gano, okutuusa lwe mulizikirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era na buli ndwadde na buli kibonyoobonyo ekitawandiikiddwa mu kitabo eky'amateeka gano, ebyo Mukama anaabikuleetangako, okutuusa lw'olizikirizibwa.