Deuteronomy 3:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tobatya, kubanga Omukama Katonda wammwe y'alirwana mu kifo kyammwe.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temubatyanga; kubanga Mukama Katonda wammwe yennyini y’anaabalwaniriranga.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temubatyanga, kubanga Mukama Katonda wammwe, ye an'abalwaniriranga.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temubatyanga, kubanga Mukama Katonda wammwe, ye ajja okubalwanirira mmwe.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temubatyanga: kubanga Mukama Katonda wammwe, oyo y'abalwanirira.