Deuteronomy 3:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mu budde obwo nawanjagira Omukama ne ŋŋamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiseera ekyo ne neegayirira Mukama nga njogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mu biro ebyo ne nneegayirira Mukama nga njogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ne neegayirira Mukama mu kiseera ekyo nga ŋŋamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nneegayirira Mukama mu biro ebyo nga ajogera nti