Deuteronomy 30:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ekiragiro kino kye nkulagira olwa leero, si kizibu, tekikuli wala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Etteeka lye nkulagira leero terisaana kukukaluubirira, kubanga terikuli wala nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekiragiro kino kye mbawa leero si kizibu nnyo okukyekuuma era tekiri wala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Ekiragiro kino kye mbawa olwaleero, si kizibu nnyo, era tekibasukkiridde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekiragiro kino kye nkulagira leero tekiiyinze kukukaluubirira, so tekiri wala.