Deuteronomy 30:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Laba, olwa leero nkuteeka mu maaso go obulamu n'okwesiima, okufa n'okubonaabona.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale laba, olwa leero ntadde mu maaso go obulamu n’okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, leero ntadde mu maaso go obulamu n'obulungi, okufa n'obubi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Nzuuno olwaleero ntadde mu maaso gammwe ekirungi n'ekibi, era obulamu n'okufa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, leero ntadde mu maaso go obulamu n'obulungi, n'okufa n’obubi;