Deuteronomy 30:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'okomawo gy'ali wamu n'abaana bo, n'ogondera n'omutima gwonna n'omwoyo gwonna ebiragiro bye, nga byonna bwe mbikulagidde olwa leero,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’okyuka n’odda eri Mukama Katonda wo, n’omugonderanga, n’abaana bo bonna, n’omutima gwo gwonna, n’emmeeme yo yonna, nga bwe nkulagira leero,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'okomawo ggwe n'abaana bo eri Mukama Katonda wo, n'omutima gwo gwonna, n'emmeeme yo yonna, n'ogondera eddoboozi lye nga byonna bwe biri bye nkulagira leero;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mmwe n'abaana bammwe munaakyukanga ne mudda eri Mukama Katonda wammwe. Era ebiragiro bye, bye mbawa olwaleero, bwe munaabigonderanga n'omutima gwammwe gwonna, n'omwoyo gwammwe gwonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'okomawo eri Mukama Katonda wo, n'ogondera eddoboozi lye nga byonna bwe biri bye nkulagira leero, ggwe n'abaana bo, n'omutima gwo gwonna, era n'emmeeme yo yonna;