Deuteronomy 31:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'awandiika oluyimba luno ku olwo, n'aluyigiriza Abayisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo, ku lunaku olwo, Musa n’awandiika oluyimba luno n’aluyigiriza abaana ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'awandiika oluyimba luno ku lunaku olwo, n'aluyigiriza abaana ba Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'awandiika oluyimba luno ku lunaku olwo, n'aluyigiriza Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa n’awandiika oluyimba luno ku lunaku olwo, n'aluyigiriza abaana ba Isiraeri.