Deuteronomy 31:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa bwe yamala okuwandiika ebigambo byonna eby'etteeka lino mu kitabo okutuuka gye bikoma,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa bwe yamala okuwandiika mu Kitabo ebigambo eby’amateeka gano, okubiggya ku ntandikwa okubituusa ku nkomerero,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka, Musa bwe yamalira ddala okuwandiika ebigambo eby'amateeka gano mu kitabo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa bwe yamala okuwandiika mu kitabo ebigambo by'Amateeka gano n'okubimalirayo ddala obutalekaayo na kimu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, Musa bwe yamalira ddala okuwandiika ebigambo eby'amateeka gano mu kitabo, okutuusa lwe byaggwa,