Deuteronomy 31:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'alagira Abaleevi abaatwalanga Essanduuku y'Endagaano y'Omukama nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’alagira Abaleevi abaasitulanga Essanduuko ey’Endagaano eya Mukama, ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'alagira Abaleevi, abaasitulanga essanduuko y'endagaano ya Mukama ng'ayogera nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'alagira Abaleevi abaasitulanga Essanduuko ey'Endagaano ya Mukama, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'alagira Abaleevi, abaasitulanga essanduuko y'endagaano ya Mukama ng'ayogera nti