Deuteronomy 31:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'atontoma ebigambo by'oluyimba luno okutuukira ddala gye lukoma ng'ekibiina kyonna ekya Yisirayeli kiwulira, nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’ayogera, ebigambo by’oluyimba luno okuluggya ku ntandikwa yaalwo n’okulutuusa ku nkomerero ng’ekibiina kya Isirayiri yenna kiwulira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'ayogera ebigambo by'oluyimba luno lwonna ng'abaana ba Isiraeri bonna bawulira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'ayogera ebigambo by'oluyimba luno byonna, ng'ekibiina ky'Abayisirayeli kyonna kiwulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Musa n'ayogerera mu matu g'ekibiina kyonna ekya Isiraeri ebigambo eby'oluyimba luno, okutuusa lwe byaggwa.