Deuteronomy 31:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nabo bw'aliba ababawadde, mubakole kye kimu, nga bwe nabalagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda agenda kubagabula gye muli, era kiribagwanira okubakolako nga mugobererera ddala ebiragiro byange bye mbawadde nga bwe biri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abantu abo Mukama alibagabula gye muli, ne mubazikiririza ddala nga bwe nnabalagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama aliwaayo abantu abo mu mikono gyammwe, ne mubakolako nga bwe mbalagidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Mukama alibagabula mu maaso gammwe, nammwe mulibakola ng'ekiragiro kyonna bwe kiri kye mbalagidde.