Deuteronomy 32:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'empungu bw'ekuuma ekisu kyayo, ne yeetooloolera awali obwana bwayo, n'eyanjuluza empawa zaayo okububaka, n'ebutwalira ku biwaawaatiro byayo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’empungu bw’enyegenya ku kisu kyayo, n’epaapaalira waggulu w’obwana bwayo, era nga bw’eyanjuluza ebiwaawaatiro byayo, n’ebusitula, n’ebutumbiiza ku biwaawaatiro byayo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'empungu esaasaanya ekisu kyayo, Epaapaalira ku bwana bwayo, Yayanjuluza ebiwaawaatiro bye, n'abatwala, N'abasitulira ku byoya bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ng'empungu bw'eyaliirira ekisu kyayo, n'epapalira awali abaana baayo, n'ebatwalira ku biwaawaatiro byayo, ne Mukama bwe yabawanirira obutagwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'empungu esaasaanya ekisu kyayo, Epaapaalira ku bwana bwayo, Yayanjuluza ebiwaawaatiro bye, n'abatwala, N'abasitulira ku byoya bye,