Deuteronomy 32:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yekka ye yamukulembera tewaaliyo lubaale w'ebweru yenna yali naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda yekka ye yamukulemberanga; so tewabangawo katonda mulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yekka ye yabakulembera, So tewaali katonda mulala eyamuyambako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yekka ye yabakulembera. Tewali lubaale yamukwatirako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama yekka Ye Yamukulembera, So tewabanga katonda, mulala wamu naye.