Deuteronomy 32:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yalaba ne yeetamwa, kubanga batabani be ne bawala be bamunyiiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda bwe yakiraba n’abeegobako kubanga yasunguwazibwa batabani be ne bawala be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama bwe yakiraba n'asunguwala, N'atamwa batabani be ne bawala be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama bwe yakiraba n'asunguwala. N'atamwa batabani be ne bawala be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'akiraba n'abatamwa Olw'okusunguwaza kwa batabani be ne bawala be.