Deuteronomy 32:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aligamba nti: ‘Balubaale baabwe bali ludda wa, olwazi gye baddukira;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alyoka abuuza nti, Kale nno bakatonda baabwe bali ludda wa, olwazi mwe beekweka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era alyogera nti, Bakatonda baabwe bali ludda wa, Olwazi lwe beesiganga?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo abantu be alibabuuza nti: ‘Balubaale bali ludda wa, ab'amaanyi be mwesiganga?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ayogera nti Bakatonda baabwe bali ludda wa, Olwazi lwe beesiganga;