Deuteronomy 32:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusaale bwange ndibutamiiza omusaayi, n'ekitala kyange kirikavvula ennyama: omusaayi gw'abattiddwa n'abasibe, emitwe gy'abagabe b'abalabe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusaale bwange ndibutamiiza omusaayi, n’ekitala kyange kirirya ennyama, n’omusaayi gw’abattiddwa n’abawambiddwa, n’ogw’emitwe egy’abakulembeze b’abalabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusaale bwange bulijjula omusaayi, N'ekitala kyange kirirya ennyama; awamu n'omusaayi ogw'abattiddwa n'abawambiddwa, N'emitwe gy'abakulembeze b'abalabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obusaale bwange bulijjula omusaayi, n'ekitala kyange kirirya ennyama awamu n'omusaayi ogw'abattiddwa n'abawambiddwa, n'emitwe gy'abakulembeze b'abalabe.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusaale bwange ndibutamiiza omusaayi, N'ekitala kyange kirirya ennyama; N'omusaayi gw'abo abattibwa n'abawambe, Okuva ku mutwe gw'abo abakulembera abalabe,