Deuteronomy 32:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yamaliriza okubuulira Yisirayeli yenna ebigambo ebyo byonna
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa bwe yamala okuddamu ebigambo ebyo byonna eri abaana ba Isirayiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa bwe yamala okwogera ebigambo ebyo byonna eri abaana ba Isiraeri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa bwe yamala okwogera n'Abayisirayeli ebigambo ebyo byonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'amalira ddala okwogera ebigambo ebyo byonna eri Isiraeri yenna: