Deuteronomy 32:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Beeyisizza bubi gy'ali, tebakyali baana be olw'okuswaluka, wabula ezzadde eryonoonefu, ekkuppya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Beeyisizza ng’abagwenyufu gy’ali, baswavu era tebakyali baana be, wabula omulembe omukyamu era ogw’amawaggali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu be boonoonyi, era tebasaanidde kuba babe. Bafuuse ggwanga kkakanyavu, eryakyama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abantu be boonoonyi, era tebasaanidde kuba babe. Bafuuse ggwanga kkakanyavu, eryakyama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baakolanga ebitali bya butuukirivu eri ye, si baana be, lye bbala lyabwe: Gye mirembe emikakanyavu egyakyama.