Deuteronomy 32:52 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno ensi ojja kugirengerera wala; tojja kuyingira mu nsi gye ŋŋenda okuwa Abayisirayeli.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo ensi ojja kugirengera bulengezi, so toligiyingiramu, ensi gye mpa abaana ba Isirayiri.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olirengera bulengezi ensi gyempa abaana ba Isiraeri, naye ggwe toligiyingiramu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ojja kulengera bulengezi ensi gye mpa Abayisirayeli, naye tojja kugiyingiramu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga olirengera ensi mu maaso go; naye toligendayo mu nsi gye mpa abaana ba Isiraeri.