Deuteronomy 32:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga omugabo gw'Omukama be bantu be, Yakobo, bwe busika bwe yagabana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omugabo gwa Mukama Katonda be bantu be, Yakobo bwe busika bwe bwe yagabana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama ye nnyini yalonda abaana ba Yakobo, okuba omugabo gwe era obusika bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aba Yakobo yabafuula babe, gwe mugabo ogugwe ku bubwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omugabo gwa Mukama be bantu be; Yakobo: gwe muteeko gw'obusika bwe.