Deuteronomy 34:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'okutuusa kati tewasitukangayo mulanzi mulala mu Yisirayeli ali nga Musa, Omukama gwe yamanya maaso ku maaso,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuva olwo tewayimukangawo nnabbi mulala mu Isirayiri afaanana nga Musa, Mukama Katonda gwe yamanyagana naye amaaso n’amaaso.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuva olwo mu Isiraeri tewabangawo nnabbi afaanana Musa, Mukama gwe yamanya, n'ayogeranga naye nga balabagana maaso na maaso,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva olwo tewasibukangawo mulanzi mu Yisirayeli ali nga Musa, Mukama gwe yamanya, n'ayogeranga naye nga balabagana maaso na maaso.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era tewannayimuka mu Isiraeri nabbi afaanana Musa, Mukama gwe yamanya ng'alabagana n'amaaso: