Deuteronomy 34:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa omuweereza w'Omukama n'afiira eyo mu nsi y'e Mowabu, ng'Omukama bwe yali ayogedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa, omuweereza wa Mukama, n’afiira awo mu nsi ya Mowaabu, ng’ekigambo kya Mukama Katonda bwe kyali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa omuddu wa Mukama n'afiira eyo mu nsi ey'e Mowaabu, ng'ekigambo kya Mukama bwe kyali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa omuweereza wa Mukama n'afiira eyo mu nsi y'e Mowaabu, nga Mukama bwe yagamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa omuddu wa Mukama n'afiira eyo mu nsi ya Mowaabu, ng’ekigambo kya Mukama bwe kyali.