Deuteronomy 4:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mwekuume nnyo. Temwalaba nfaanana ye ku lunaku Omukama lwe yayogera nammwe ku Korebu ng'ayima wakati mu muliro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ku lunaku olwo Mukama Katonda bwe yayogera gye muli ng’asinziira wakati mu muliro ku lusozi Kolebu, temwalaba kikula kye kya ngeri yonna. Noolwekyo mwekuumenga nnyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Kale mwekuume nnyo; kubanga temwalaba kifaananyi kyonna ku lunaku Mukama lwe yayogera nammwe ku Kolebu ng'ayima wakati mu muliro;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale mwegendereze nnyo. Nga bwe mutaalaba Mukama bw'afaanana ku lunaku lwe yayogera nammwe ku Lusozi Horebu ng'asinziira mu muliro wakati,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mwekuume nnyo; kubanga temwalaba kifaananyi kyonna kyonna ku lunaku Mukama lwe yayogera nammwe ku Kolebu ng'ayima wakati mu muliro: