Deuteronomy 4:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
oba eky'ebyewalula ku ttaka, oba eky'ebyennyanja ebiri wansi mu mazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oba ebifaanana ng’ebiramu byonna ebitambulira wansi oba ebyekulula ku ttaka; oba ebifaanana ng’ebyennyanja ebiri mu mazzi agali wansi w’ettaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
oba eky'ekintu kyonna ekyewalula ku ttaka, wadde eky'ekyennyanja ekibeera wansi mu mazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
oba eky'ekintu kyonna ekyewalula ku ttaka, wadde eky'ekyennyanja ekibeera wansi mu mazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ekifaananyi ky'ekintu kyonna ekyewalula ku ttaka, ekifaaaanyi ky'ekyennyanja kyonna ekiri mu mazzi wansi w'ettaka: