Deuteronomy 4:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temugattanga kigambo ku bye mbagamba, era temuggyangako n'ekimu; wabula mukwatenga ebiragiro by'Omukama Katonda wammwe bye mbawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwongerangako ku mateeka ge mbalagira, so temugatoolangako, naye mukwatenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe, bye mbategeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temwongeranga ku kigambo kye mbalagira, so temukisalangako, mukwatenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe bye mbalagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuuyongerenga ku kye mbalagira era temuukikendeezengako. Mukwatenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe bye mbawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temwongeranga ku kigambo kye mbalagira, so temukisalangako, mukwatenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe bye mbalagira.