Deuteronomy 4:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga Omukama Katonda wo muliro ogusenkenya, Katonda ow'obuggya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama Katonda wo muliro ogwokya ne gusaanyaawo, ye Katonda ow’obuggya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama Katonda wo wa buggya, gwe muliro ogwokya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Mukama Katonda wammwe ali ng'omuliro ogwaka, tavuganyizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama Katonda wo gwe muliro ogwokya, Katonda ow'obuggya.