Deuteronomy 4:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
alyoke agobewo amawanga amanene agakusinga amaanyi, akuyingize mu nsi yaabwe, agikuwe ng'obusika bwo, nga bwe kiri kaakati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakuwangulira amawanga amakulu era agakusinga ggwe amaanyi, alyoke akuyingize mu nsi yaabwe, era agikuwe ggwe okubeeranga obusika bwo nga bwe kiri leero.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agoba mu maaso go amawanga agaakusinga obukulu n'amaanyi, n'akuyingiza ggwe, n'akuwa ensi yaabwe okuba obutaka bwo nga bwe kiri leero.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era bwe mwali nga munaatera okutuuka, ab'amawanga agasinga eryammwe obukulu n'amaanyi, yabagoba mu nsi yaabwe, ayingizeemu mmwe, era agibawe okuba obutaka bwammwe, nga bw'eri kaakano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okugoba mu maaso go amawanga agaakusinga obukulu n'amaanyi, okukuyingiza ggwe, okukuwa ensi yaabwe okuba obutaka, nga leero.