Deuteronomy 4:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lino lye tteeka Musa lye yawa Abayisirayeli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gano ge mateeka Musa ge yateeka mu maaso g’abaana ba Isirayiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era gano ge mateeka Musa ge yateeka mu maaso g'abaana ba Isiraeri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mateeka, Musa ge yateerawo Abayisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge mateeka Musa ge yateeka mu maaso g'abaana ba Isiraeri: