Deuteronomy 4:45 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bino ye njigiriza, amateeka n'ebiragiro bye yabuulira Abayisirayeli lwe baava e Misiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era ono ye kalonda w’obujulirwa, n’amateeka, n’ebiragiro, Musa bye yategeeza abaana ba Isirayiri nga bavudde mu Misiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
na buno bwe bujulirwa n'amateeka n'ebiragiro, Musa bye yabuulira abaana ba Isiraeri bwe baava mu Misiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bino bye bibuuliriro n'amateeka n'ebiragiro, Musa bye yategeeza Abayisirayeli bwe baava mu Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
buno bwe bujulirwa n'amateeka n'emisango Musa bye yabuulira abaana ba Isiraeri bwe baava mu Misiri;