Deuteronomy 4:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okuva ku Aroweri, ekiri ku lubalama lw'omugga Arunoni, okutuuka ku lusozi Siyoni, ye Kerumoni,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi eyo yali eva ku Aluweri ekiri ku njegoyego y’Ekiwonvu Alunoni n’okutuuka ku lusozi olunene Siriyoni era olwo ye Kerumooni,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekitundu kino, kiva ku kibuga Aloweri, ekiri ku mabbali g'ekiwonvu Alunoni okutuuka ku lusozi Sayuuni, oluyitibwa Kerumooni. Okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g'ekiwonvu kya Alunoni, okutuusa ku lusozi Sayuuni, olwo ye Kerumooni,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitundu kino, kiva ku Kibuga Aroweri, ekiri ku mabbali ku njegoyego z'Ekiwonvu Arunoni, okutuuka ku Lusozi Siyooni, olwo ye Herumooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okuva ku Aloweri, ekiri ku mabbali g'ekiwonvu kye Alunoni, okutuusa ku lusozi Sayuuni (oyo Ye Kerumooni),