Deuteronomy 4:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale ggwanga ki eddala ettutumufu, eririna balubaale abaliri okumpi ng'Omukama Katonda waffe bw'ali naffe buli lwe tumukoowoola?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ggwanga ki eddala ekkulu erimanyiddwa eririna bakatonda b’abantu baalyo okumpi n’abantu abo, nga ffe bwe tulina Mukama Katonda waffe, abeera okumpi naffe buli lwe tumukoowoola?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ggwanga ki eririna katonda abali okumpi nga Mukama Katonda waffe bw'ali, buli lwe tumukoowoola?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale ggwanga ki eddala ekkulu, eririna Katonda aliri okumpi bw'atyo, nga Mukama Katonda waffe bw'ali okumpi bwe tumukoowoola?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga, ggwanga ki eririna katonda abali okumpi nga Mukama Katonda waffe bw'ali bwe tumukoowoolanga?