Deuteronomy 5:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye ngirira ekisa enkumi z'abo abanjagala era abakwata ebiragiro byange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abo enkumi n’enkumi abanjagala era abakwata amateeka gange, mbalaga okwagala kwange okutaggwaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era asaasira abantu nkumi na nkumi abanjagala era, abeekuuma amateeka gange. ’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye nsaasira abantu enkumi n'enkumi abanjagala, era abakuuma ebiragiro byange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era addiramu abantu nkumi na nkumi ku abo abanjagala, abeekuuma amateeka gange.