Deuteronomy 5:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Okuzanga olunaku lwa Sabbaato n'olutukuza, ng'Omukama Katonda wo bwe yakulagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku lwa Ssabbiiti lujjukirenga era olutukuzenga, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ ‘Okwatanga olunaku olwa Ssabbiiti okulutukuza, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Mukuumenga olunaku olw'okuwummula nga lwange, nga Nze Mukama Katonda wammwe bwe nabalagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okwatanga olunaku olwa ssabbiiti okulutukuza, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira.