Deuteronomy 5:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tobanga na balubaale we ndi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Tobeeranga na bakatonda balala wabula Nze nzekka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ ‘Tobanga na bakatonda balala we ndi.’ ”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“ ‘Temuubenga na Katonda mulala okuggyako Nze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobanga na bakatonda balala we ndi.