Deuteronomy 6:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temukemanga Mukama Katonda wammwe nga bwe mwakola e Massa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temugezesanga Mukama Katonda wammwe, nga bwe mwakola nga muli e Masa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Temukemanga Mukama Katonda wammwe, nga bwe mwamukemera e Masa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Temuukemenga Mukama Katonda wammwe nga bwe mwamukema e Masa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temukemanga Mukama Katonda wammwe, nga bwe mwamukemera e Masa.