Deuteronomy 6:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ng'akugoberawo abalabe bo. Bw'atyo Omukama bwe yasuubiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ng’agobyemu abalabe bo bonna, nga Mukama Katonda bwe yasuubiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ogobangamu abalabe bo bonna, nga Mukama bwe yayogera.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abalabe bammwe bonna be musanzeemu ne mubagobamu, nga Mukama bwe yasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
okugobamu abalabe bo bonna mu maaso go, nga Mukama bwe yayogera.