Deuteronomy 6:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Wulira, Yisirayeli: Omukama Katonda waffe yekka ye Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Wulira, Ayi Isirayiri: Mukama Katonda waffe ali omu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Wulira, ggwe Isiraeri; Mukama Katonda waffe ali omu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Muwulire mmwe Abayisirayeli: Mukama, ye Katonda waffe, Mukama yekka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wulira, ggwe Isiraeri: Mukama Katonda waffe ye Mukama omu: