Deuteronomy 7:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Leka kubatya, wabula jjukira Omukama Katonda wo bye yakola Faraawo ne Misiri yonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye amawanga ago togatyanga; ojjukiranga Mukama Katonda wo kye yakola Falaawo ne Misiri yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobatyanga. Ojjukiranga Mukama Katonda wo bye yakola Falaawo, ne Misiri yonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temubatyanga. Mujjukire Mukama Katonda wammwe kye yakola ku kabaka w'e Misiri ne ku Misiri yonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
tobatyanga; onojjukiriranga ddala Mukama Katonda wo bwe yakola Falaawo, ne Misiri yonna;