Deuteronomy 7:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda wo alibasindikira ennumba okutuusa nga n'abo abasigalidde abaliba babeekwese bazikiridde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate Mukama Katonda wo anaaweerezanga ennumba mu balabe bo ne zibaluma, okutuusa n’abo abanaabanga basigaddewo mu lutalo, nga beekwese, lwe ziribazikiririza ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Mukama Katonda wo anaasindikanga ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era Mukama Katonda wammwe alisindika ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Mukama Katonda wo anaatumanga mu bo ennumba okutuusa abo abalisigalawo ne beekweka lwe balizikirira mu maaso ge.