Deuteronomy 7:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Omukama Katonda agenda kubakuwa mu mikono gyo, abaleetemu okutabukatabuka kungi okutuusa bonna lwe balizikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Mukama Katonda wo anaagagabulanga mu mukono gwo n’ageeraliikirizanga ng’agatabuddetabudde, okutuusa lwe ganaazikirizibwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Mukama Katonda wo anaabawangayo mu mikono gyo, era anaabeeraliikirizanga nnyo, okutuusa lwe balizikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Mukama Katonda wammwe aliwaayo abalabe bammwe mu mikono gyammwe era bo alibakuba entiisa ey'amaanyi, okutuusa lwe balizikirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Mukama Katonda wo anaabagabulanga mu maaso go; era anaabeeraliikirizanga okweraliikirira okungi, okutuusa lwe balizikirira.