Deuteronomy 7:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temuwasaŋŋananga; bawala bo tobafumbizanga batabani baabwe, ne bawala baabwe tobawasizanga batabani bo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tofumbiriganwanga nabo. Towangayo muwala wo kufumbirwanga mutabani we, oba mutabani we okuwasanga muwala wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temufumbiriganwenga nabo, bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Temuufumbiriganwenga nabo. Bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so tofumbiriganwanga nabo; muwala wo tomuwanga mutabani we, so ne muwala we tomuwasizanga mutabani wo.