Deuteronomy 9:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba nti: ‘Ndabye abantu bano, bantu ba nsingo nkakanyavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Mukama Katonda ne yeeyongera n’aŋŋamba nti, “Neetegerezza abantu bano, ne ndaba nga bantu abalina ensingo enkakanyavu, nga ggwanga lya mputtu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Mukama ne yeeyongera n'aŋŋamba nti, ‘Ndabye eggwanga lino, era, laba, lye ggwanga eririna emputtu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama n'ayongera okuŋŋamba nti: ‘Ndabye ng'abantu b'eggwanga lino ba mitima mikakanyavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Mukama ne yeeyongera n'aŋŋamba nti Ndabye eggwanga lino, era, laba, lye ggwanga eririna ensingo enkakanyavu: